Akawungeezi
Akawungeezi
  • 39 520
  • 193 729 124
Okujjukira abajulizi ba Uganda: E ssaza ly’e California wabaddeyo missa eyenjawulo
Ssaabasumba w’essaza ekkulu erye Mbarara Lambert Bainomugisha anoogaanyizza obukulu bw’abajulizi ba Uganda mu kunyweza enzikiriza n’okugatta abakkiriza okwetoloola ensi yonna. Ssaabasumba Bainomugisha abadde akulembeddemu missa y’okujjukira abajulizi ba Uganda eyindidde ku Eklezia y’omutukuvu Genevieve esangibwa mu Kibuga Los Angeles eky’essaza lye California mu ggwnaga lya America. Eklezia eno eyongedde okwettanirwa bannayunga abakkiriza okuva lwe wassibwayo ebisigalira byabajulizi emyaka ebiri egiyise.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter ntvuganda
Like our Facebook page NTVUganda
Переглядів: 908

Відео

Be baalambidde amayumba e Bwaise beekubidde enduulu, Lukwago abawadde esuubi
Переглядів 9 тис.19 годин тому
Loodi meeya wa kampala Erias Lukwago asuubizza okwogereganya n'abekitongole ky'ebyobutonde ki NEMA ku nsonga z'abatuuze be Bwaise abalumiriza nti ennyumba zaabwe ezaalambibwa okumenyebwa teziri mu ntobazzi. Lukwago leero asisinkanye abantu mu kitundu kino ne bamulambuza ennyumba ezoogerwako era n'ebabaako n'obukakafu bwe bamulaze obulaga nti ddala tebali mu ntobazzi. #NTVNews #Akawungeezi For m...
Buganda ezzeemu okukittukiza ekirime kya pamba mu bitundu byayo
Переглядів 87519 годин тому
Obwakabaka bwa Buganda buttukiza kawefube w’okuzza obujja ekirime kya pamba mu ggwanga. Okusinziira ku Bwa Kabaka, enkola eno yakubeera kumutendera gw’amasazza. Bw’abade alambula abalimi ba pamba e Kakiri mu disitulikiti y’e Wakiso, ssentebe w’olukiiko lwa PEWOSA, Kaddu Kiberu, akalaatidde abalimi okwetandikirawo amakampuni ag’obwannanyini kyagambye nti kyakutumbula emby’enkulakulana mu masazza...
Wuuno owa East Rwenzori eyazimba eddwaliro ng’asolooza 2,000
Переглядів 5 тис.19 годин тому
Omulabirizi wa East Rwenzori George Turyasingura yeegulidde erinnya “Ly’omulambirizi ow’ebyenkulaakulana” oluvannyuma lw'okukunga abakulisitaayo ne bazimba eddwaaliro eriri ku ddaala lya Health Centre III nga abakungaanyamu enkumi bbiri bbiriKino baakikolera omwaka gumu okuva mu 2022 okutuusa 2023 era kati lyatandika okujjanjaba abantu mu kitundu. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.n...
E Kyamuswa baakukola enguudo eziwera kilomita 18
Переглядів 1,1 тис.19 годин тому
Enteekateeka y’okukola enguudo ku kizinga kye Kyamuswa eyongeddwamu amaanyi gavumenti ng’eyita mu minisitule yaayo eyebyenguudo bwewaddeyo ebyuma ebirima enguudo. Ebyuma bino byakweyambisibwa mu kukola enguudo eziweza kilomita 18 ku kizinga kino. Abakulembeze ba disitulikiti ye Kalangala kati bagala government ezzeewo ekidyeri ekyatukanga ku bizinga ebyenjawulo okuli n’ekye Kyamuswa ekyggyibwaw...
URA egguddewo woofiisi mu Kikuubo
Переглядів 1,8 тис.19 годин тому
Waliwo woofiisi ezigguddwawo ab'ekitongole ekiwooza omusolo ki URA mu Kikuubo n'ekigendererwa ky'okusembeze obuweereza ku basuubuzi omuli n'okubabangula ku nkola ya EFRIS eyaviirako abasuubuzi okuggala amaduuka gaabwe gyebuvuddeko. Akulira ekirongole kino John Musinguzi ategezeza nga bwebagenda okuteeka office mũ bibuga eby’enjawulo okwetoloola eggwanga nga zakuyambako mukukwasaganya okubangula...
Okuwanduka mu masomero: E Mubende baagala kuleeta teeka erivunaana abazadde
Переглядів 1,5 тис.19 годин тому
Okuwanduka kwabayizi masomero e Mubende kukyabobbya abakulemebeze omutwe wabula nga kitegerekese nga okwagala ensimbi ezamungu bwekiri ekimu kwebyo ebiretede abyizi okuwanduka musomero mu district eno. Kati abatwala ebyenjigiriza e Mubende bagamba nti bakuyisa eteeka erikwata buli muzadde akumira omwana awaka nga tasoma. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitt...
Empaka z’amasaza: Buluuli yeeyongedde essuubi olw’obuwanguzi bwe yafunye
Переглядів 70420 годин тому
Oluvannyuma lw'okukuba Bulemeezi ggoolo emu ku bwereere olunaku lw'eggulo mu mupiira ogwaguddewo empaka z'Amasaza ga Buganda e Kasana Luwero, ab'essaza ly'e Buluuli bagamba nti baakwongera okwetereeza okulaba nga bagenda mu maaso n'okuwangula enzannya eziddako. Bano baakudda mu nsiike nga Musanvu omwezi ogujja bwe banaaba battunka ne Butambala e Kakooge. #NTVNews #Akawungeezi For more news visi...
Ow’e busia eyatemwako okugulu olw’essasi ayagala gav’t emusasule ssente kkooti ze yalagira
Переглядів 3,9 тис.20 годин тому
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
Ataakulaba!! Laba engeri ensimbi gye zizze zikyuka
Переглядів 67020 годин тому
Obadde okimanyi nti ensimbi ezasooka gali masonko na mbira? Nga bwoba olina amatooke go gotunda bakuwaamu amasonko oba embira. Kyoka wadde ng’ezo ze nsimbi ezasooka enkola y’obusubuzi eyasooka yali yampa nkuwe, ng’omu bwaba alina ebijjanjalo bye ng’ayagala okulya ku ngege awanyisiganya namuvubi. Mu ataakulaba olwaleero katutunulie ensibuko y’ensimbi oba ssente. #NTVNews #Akawungeezi For more ne...
Irene Birungi Mugisha's journey | MwasuzeMutya
Переглядів 84721 годину тому
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
Mu nsambaggere siwunyikamu | Umar Ssemata | MwasuzeMutya
Переглядів 19821 годину тому
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
Waliwo muzirakisa adduukiridde abaasenderwa amayumba e Ganda n’emmere
Переглядів 4 тис.2 години тому
Waliwo muzirakisa adduukiridde abatuuze b'e Ganda mu district ye Wakiso abaasenderwa amayumba mu kikwekweto kya NEMA okufuuza abeesenza mu ntobazzi. Abantu bano mu kiseera kino basula mu benganda n’emikwano era ng’abandi basaal mu wemel. Bano babawadde ebintu omuli obuwunga ne Butto okugira nga batwaliiriza obulamu. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter tw...
Essaza lya Buluuli likubye Bulemeezi 1 - 0 mu mupiira oguguddewo empaka z'amasaza
Переглядів 8682 години тому
Essaza lya Buluuli likubye Bulemeezi ggoolo emu ku bwereere mu mupiira oguguddewo empaka zamasaza ga Buganda omwaka guno ku kisaawe kye Kasana Luwero. Ggoolo ya Buluuli eteebeddwa Robert Sewanyana mu kitundu ekisoose. Kyokka ate Muhammad Kanyike naye owa Buluuli yaweereddwa ekyomuzannyi anywedde mu banne akendo muyite Most Valuable Player. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug...
OBWANNANYINI KU TTAKA: Abakyala nabo batandise okusomesebwa ku ddembe lyabwe
Переглядів 6552 години тому
Ebitongole ebilwanirira edembe ly’abakyala byagala government eyongere amaanyi ku kubangula banna Uganda bamanye nti n’abakyala batekeddwa okuba n’obwananyini ku ttaka. Kigambibwa nti mu Uganda abakyala 16 bokka ku buli 100 bebalina obwananyini ku ttaka era ng’erisiinga liri mu mikono gy’abami. Ekyenyamiza nti n’ettaka abakyala belyegulidde n’esente zaabwe ez’ekikazi baangi tebaliniraako bwanna...
OKUKULEMBERA OBUKIIKO: Obua agamba ababaka batandise okussaamu okusaba kwabwe
Переглядів 1,7 тис.2 години тому
OKUKULEMBERA OBUKIIKO: Obua agamba ababaka batandise okussaamu okusaba kwabwe
Amuriat ayuguumizza Soroti, akunze obuwagizi eri FDC
Переглядів 1,5 тис.2 години тому
Amuriat ayuguumizza Soroti, akunze obuwagizi eri FDC
AWAGENDA OKUYITA OLUGUUDO: Omulamuzi asisinkanye abagenda okukosebwa e Kawuku
Переглядів 6 тис.2 години тому
AWAGENDA OKUYITA OLUGUUDO: Omulamuzi asisinkanye abagenda okukosebwa e Kawuku
NUP yeegaanye abakulembeze b’akakiiko k’ebisuubizo bya gavumenti
Переглядів 14 тис.2 години тому
NUP yeegaanye abakulembeze b’akakiiko k’ebisuubizo bya gavumenti
Hadijah Namyalo aliko by’awadde ab’e Lamwo okwekulaakulanya
Переглядів 2,2 тис.2 години тому
Hadijah Namyalo aliko by’awadde ab’e Lamwo okwekulaakulanya
Sipiika Anita Among agumizza banna Lwengo ku mubaka waabwe Cissy Namujju eyakwatibwa
Переглядів 8 тис.2 години тому
Sipiika Anita Among agumizza banna Lwengo ku mubaka waabwe Cissy Namujju eyakwatibwa
Waliwo bingi ebisoomooza abanoonyi b’obubudamu abawangaalira mu bibuga
Переглядів 1,1 тис.2 години тому
Waliwo bingi ebisoomooza abanoonyi b’obubudamu abawangaalira mu bibuga
Olutalo ku nguzi lusiiga kifaananyi ki eri palamenti?| Ebigambo Tebitta
Переглядів 1,7 тис.2 години тому
Olutalo ku nguzi lusiiga kifaananyi ki eri palamenti?| Ebigambo Tebitta
Ssegirinya bamusiibudde; embeera mw’ali teyeraliikiriza, atuuka ku ssande
Переглядів 16 тис.4 години тому
Ssegirinya bamusiibudde; embeera mw’ali teyeraliikiriza, atuuka ku ssande
OKWEBAZA KWA MPUUGA: Kwetabiddwako ababaka ba NRM ne NUP
Переглядів 19 тис.4 години тому
OKWEBAZA KWA MPUUGA: Kwetabiddwako ababaka ba NRM ne NUP
Empaka z’amasaza: Bulemeezi ne Buluuli battunka nkya
Переглядів 4524 години тому
Empaka z’amasaza: Bulemeezi ne Buluuli battunka nkya
Abali mu ntobazzi e Nabweru tebalinze biweetiiye bya NEMA, bakutemu ebyabwe
Переглядів 24 тис.4 години тому
Abali mu ntobazzi e Nabweru tebalinze biweetiiye bya NEMA, bakutemu ebyabwe
Ababaka Mawanda, Akamba ne Mudimi basindikiddwa ku alimanda
Переглядів 13 тис.4 години тому
Ababaka Mawanda, Akamba ne Mudimi basindikiddwa ku alimanda
ENKALU KU TTAKA E KAKUUTO: Minisita Mayanja aliko ebiragiro by’ayisizza
Переглядів 3,5 тис.4 години тому
ENKALU KU TTAKA E KAKUUTO: Minisita Mayanja aliko ebiragiro by’ayisizza
ZUNGULULU: Ogenda kulaba akayimba ka munnabyabufuzi Mukaaku
Переглядів 33 тис.4 години тому
ZUNGULULU: Ogenda kulaba akayimba ka munnabyabufuzi Mukaaku

КОМЕНТАРІ

  • @KkL-gi6yt
    @KkL-gi6yt 31 хвилина тому

    If the government doing like that no one could complain

  • @KkL-gi6yt
    @KkL-gi6yt 33 хвилини тому

    God bless you. But look our Uganda🇺🇬

  • @FujairahAdventurerPark
    @FujairahAdventurerPark 44 хвилини тому

    I like him so much bambi he's the only one who cools Golala moses down

  • @florakay4166
    @florakay4166 57 хвилин тому

    This is a true leader! Well done Bishop👏👏👏

  • @tibainganadorah3618
    @tibainganadorah3618 Годину тому

    God bless you

  • @orishabadoreen1940
    @orishabadoreen1940 Годину тому

    It might be true

  • @zweijzinternationalugltd4088
    @zweijzinternationalugltd4088 Годину тому

    hahaha your followers are going to die poor...........let me leave this fake vibe cz UAE has so many scams ssebo

  • @BukirwaRose-nr9ir
    @BukirwaRose-nr9ir Годину тому

    Nabalala baryeno Maka malamba tebasoma

  • @user-dw8hj2is1d
    @user-dw8hj2is1d Годину тому

    Please please it was not ADF it was nrm government which killed those people. One day u will know the truth

  • @FahdWamuya
    @FahdWamuya Годину тому

    Nga byewunyisa banange

  • @FahdWamuya
    @FahdWamuya Годину тому

    Nga byewunyisa banange

  • @FahdWamuya
    @FahdWamuya Годину тому

    Nga byewunyisa banange

  • @FahdWamuya
    @FahdWamuya Годину тому

    Nga byewunyisa banange

  • @FahdWamuya
    @FahdWamuya Годину тому

    Nga byewunyisa banange

  • @user-dw8hj2is1d
    @user-dw8hj2is1d 2 години тому

    Mujjakiwulira. Museveni is a killer

  • @carolinem7648
    @carolinem7648 2 години тому

    Honestly Uganda we are really blessed with a beautiful land just look where the hospital was built we should love and build our country let's fight corruption from top to bottom

  • @user-dw8hj2is1d
    @user-dw8hj2is1d 2 години тому

    May God bless ssengirinya

  • @NamuliJoyce-xc1zh
    @NamuliJoyce-xc1zh 2 години тому

    Naye abasajja kare olusi 😢😢

  • @CandyBlossom355
    @CandyBlossom355 2 години тому

    Abeyo teli baana basonywe ? Mwesimbewo cissy ebitabo byalitebiwe gona gabii bubii na kasolo mubii

  • @user-dw8hj2is1d
    @user-dw8hj2is1d 3 години тому

    Nrm goons

  • @user-dw8hj2is1d
    @user-dw8hj2is1d 3 години тому

    Comedy and idiots members of parliament

  • @luckyowenmarcus7436
    @luckyowenmarcus7436 3 години тому

    Keep resting well general

  • @lubwamabashir2518
    @lubwamabashir2518 3 години тому

    I wish Uganda to get such a leader as a president. He deserves a medal.

  • @dr.muwanguzifred1916
    @dr.muwanguzifred1916 3 години тому

    Mugandawange dayo ewomulamuzi yagya okuyamba nga court gyakulembera ewalilize abayina okusasula

  • @taremwaassy4695
    @taremwaassy4695 4 години тому

    Bambi dear

  • @Ron23604
    @Ron23604 4 години тому

    Wow

  • @restsserujogi7403
    @restsserujogi7403 4 години тому

    Evil spirits in schools, sacrifices in schools ,alot happens in schools these days .mukama yamba abaana baffe 🙏,parents pray for your children the enemy targets young generation to destroy humanity ,spiritualy what's going in schools its beyond what we see or think....

  • @margretnalubowa5414
    @margretnalubowa5414 4 години тому

    We need leaders like this one more blessings ❤🙏

  • @user-mw7bf6gj6l
    @user-mw7bf6gj6l 4 години тому

    NEMA please leave Rukwago alone he is a master when it comes to stunted growth look at the potholes around kampala for him he thinks everything must me political. And am appearing to the government of uganda not to compensate anybody cos they encroached on the wetlands knowingly no any taxpayer's money should be wasted on such.

  • @hajarahnash-wb2he
    @hajarahnash-wb2he 4 години тому

    Kale laba omuntu ngoono omu bwaati👆naye government ezo sente eziwa omuntu omu agende yekuse Uganda government rip😭😭😭 thank you 💕 bishop 🙌🙌🙌🙌🙌

  • @arihojoshua6909
    @arihojoshua6909 4 години тому

    Good job. Blessings 🙏

  • @KazibweFred-ml7hm
    @KazibweFred-ml7hm 5 годин тому

    Good ad exemplary story..thanks ntv ❤

  • @Mutebi2018
    @Mutebi2018 5 годин тому

    This law was passed by the same parliament a few years back. Now they are pretending, it's going to affect country wide. That's why the President permitted TZ's rice because the law will affect rice growers in the Eastern region.

  • @KazibweFred-ml7hm
    @KazibweFred-ml7hm 5 годин тому

    This shd be imitated by political leaders..much as i don't believe funds are nt there..,they can mobilize people to set up schools, hospitals, saccos etc.

  • @Tebasingwajackline
    @Tebasingwajackline 5 годин тому

    Let God bless you Bishop for that incredible work.🙏

  • @erickkanyike1385
    @erickkanyike1385 5 годин тому

    It gives hope and joy seeing the money you give in church being put to good use but I can't say the same thing about the Kampala pastors

  • @mugalasijoshuamixedfarm7525
    @mugalasijoshuamixedfarm7525 5 годин тому

    After mbu mu Uganda temuli asobola kulembera gwanga ate ono asobola

  • @mugalasijoshuamixedfarm7525
    @mugalasijoshuamixedfarm7525 5 годин тому

    Mpuuga kasajja gwe 500m zikomyewo

  • @bossbabysyda7714
    @bossbabysyda7714 6 годин тому

    I didn't know about this girl but her death was painful, she didn't deserve that and taking the money 😢😢😢

  • @kavumarehemamercy7394
    @kavumarehemamercy7394 6 годин тому

    U'r not a thief naye endiga za bujingo zandilabidde wano

  • @kasozichrisestom7004
    @kasozichrisestom7004 6 годин тому

    Cosase report wagiteekawa, what were your findings you had a budget what were your findings Sir

  • @BizumutimaFelix
    @BizumutimaFelix 6 годин тому

    If all leaders were like you, uganda would be a place that gives hope

  • @gloriusauganda6320
    @gloriusauganda6320 6 годин тому

    Akanyomero kano nkagala nyo ❤

  • @Mutanalisper
    @Mutanalisper 6 годин тому

    its gross to let such people speak on air ( murderer)

  • @me97767
    @me97767 6 годин тому

    mubbi wamwe.

  • @ngabiranodeo5997
    @ngabiranodeo5997 6 годин тому

    Ohhh my God please

  • @ngabiranodeo5997
    @ngabiranodeo5997 6 годин тому

    Thanks 👍👍👍👍👍

  • @AbomugishaSulayiti-gc2rw
    @AbomugishaSulayiti-gc2rw 6 годин тому

    Womula mirembe

  • @hiryaali883
    @hiryaali883 7 годин тому

    Bakusasule

  • @jimmypounds7861
    @jimmypounds7861 7 годин тому

    So bad but then kcca is not nema